Zinunula Omunaku S1EP1 Obuto bwange: Omuwandiisi atulambulurira engeri Zinunula Gyeyazaalibwamu, obuto bwe bwebwatambula nemizannyo gyeyazannyanga nga akyaali muto. Mu suula eno, omuwandiisi atukubira ekifaananyi engeri abaana gyebatambuzaamu ebiseera byabwe ebyeddembe mubiseera biri ebya'Buganda eyedda.