Listen

Description

Zinunula Omunaku Episode 2 Nnentonya Munsi. Mussuula eno, omuwandisi atutangaaza engeri Zinunula gyezaalibwamu. Atulaga nti mubiro ebyo, waaliwo ebyeeya nenjala eyaliisa abantu akakanja, awamu nokubeera nti Ttaata wa Zinunula yafa nga musajja wattu tanazaalibwa.